Logo YouVersion
Îcone de recherche

Olubereberye 21:17-18

Olubereberye 21:17-18 EEEE

Katonda n’awulira eddoboozi ly’omulenzi ng’akaaba, malayika wa Katonda n’ayita Agali ng’asinziira mu ggulu n’amugamba nti, “Kiki ekikuteganya? Totya, kubanga Katonda awulidde eddoboozi ly’omulenzi w’ali. Golokoka, situla omwana omunyweze mu mikono gyo, kubanga ndimufuula eggwanga eddene.”

Vidéo pour Olubereberye 21:17-18