1
Olubereberye 15:6
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Ibulaamu n’akkiriza MUKAMA, n’akimubalira okuba obutuukirivu.
Comparer
Explorer Olubereberye 15:6
2
Olubereberye 15:1
Ebyo nga biwedde, ekigambo kya MUKAMA ne kijjira Ibulaamu mu kwolesebwa nti, “Totya Ibulaamu, Nze ngabo yo era empeera yo ennene ennyo.”
Explorer Olubereberye 15:1
3
Olubereberye 15:5
N’amufulumya ebweru n’amugamba nti, “Tunuulira eggulu, obale emunyeenye, obanga osobola okuzibala.” Awo n’amugamba nti, “N’ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”
Explorer Olubereberye 15:5
4
Olubereberye 15:4
Laba ekigambo kya MUKAMA ne kimujjira nti, “Omusajja oyo tagenda kuba musika wo; mutabani wo, y’aliba omusika wo.”
Explorer Olubereberye 15:4
5
Olubereberye 15:13
Awo MUKAMA n’agamba Ibulaamu nti, “Manyira ddala nti ezzadde lyo baliba batambuze mu nsi eteri yaabwe, era baliba baddu eyo, balibonyaabonyezebwa eyo okumala emyaka ebikumi bina.
Explorer Olubereberye 15:13
6
Olubereberye 15:2
Naye Ibulaamu n’addamu nti, “Kiki ky’olimpa Ayi MUKAMA Katonda, kubanga sirina mwana, n’omusika w’ennyumba yange ye Eryeza ow’omu Ddamasiko?”
Explorer Olubereberye 15:2
7
Olubereberye 15:18
Ku lunaku olwo MUKAMA n’akola endagaano ne Ibulaamu ng’agamba nti, “Ezadde lyo ndiwa ensi eno, okuva ku mugga ogw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, omugga Fulaati
Explorer Olubereberye 15:18
8
Olubereberye 15:16
Era balikomawo wano mu mulembe ogwokuna; kubanga obutali butuukirivu bw’Omwamoli tebunnayitirira.”
Explorer Olubereberye 15:16
Accueil
Bible
Plans
Vidéos