1
Olubereberye 13:15
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
kubanga ensi gy’olaba ndigikuwa ggwe n’ezzadde lyo emirembe gyonna.
Comparer
Explorer Olubereberye 13:15
2
Olubereberye 13:14
MUKAMA n’agamba Ibulaamu ng’amaze okwawukana ne Lutti nti, “Yimusa amaaso go ng’osinziira mu kifo mw’oli, otunule ku bukiikakkono, ne ku bukiikaddyo, n’ebuvanjuba n’ebugwanjuba
Explorer Olubereberye 13:14
3
Olubereberye 13:16
Ndyaza ezzadde lyo ng’enfuufu ey’oku nsi; omuntu bw’alisobola okubala enfuufu ey’oku nsi, n’ezzadde lyo aliribala.
Explorer Olubereberye 13:16
4
Olubereberye 13:8
Awo Ibulaamu n’agamba Lutti nti, “Tewasaana kubaawo kuyombagana wakati wange naawe, wadde wakati w’abalunzi bo n’abange, kubanga tuli baaluganda.
Explorer Olubereberye 13:8
5
Olubereberye 13:18
Awo Ibulaamu n’asimbula eweema ye n’agenda n’abeera okumpi n’emivule gya Mamule, ekiri e Kebbulooni, n’azimbira eyo MUKAMA ekyoto.
Explorer Olubereberye 13:18
6
Olubereberye 13:10
Lutti n’ayimusa amaaso ge, n’alaba ekiwonvu kya Yoludaani nga kirungi, nga kirimu amazzi buli wantu nga kifaanana ng’ennimiro ya MUKAMA; nga kiri ng’ensi ya Misiri ku luuyi olwa Zowaali. Kino kyaliwo nga MUKAMA tannazikkiriza Sodomu ne Ggomola.
Explorer Olubereberye 13:10
Accueil
Bible
Plans
Vidéos