1
ENTANDIKWA 4:7
Luganda DC Bible 2003
Singa okola ekirungi, tewandisiimiddwa? Naye bw'okola ekibi, ekibi kibeera ku luggi lwo. Kyagala okukufuga, naye ggwe oteekwa okukiwangula.”
Compare
Explore ENTANDIKWA 4:7
2
ENTANDIKWA 4:26
Seeti naye n'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Enosi. Mu biro ebyo, abantu we baasookera okusinzanga Mukama.
Explore ENTANDIKWA 4:26
3
ENTANDIKWA 4:9
Mukama n'abuuza Kayini nti: “Muganda wo Abeeli aluwa?” Kayini n'addamu nti: “Nze nkuuma muganda wange?”
Explore ENTANDIKWA 4:9
4
ENTANDIKWA 4:10
Mukama n'agamba nti: “Kiki kino ky'okoze? Omusaayi gwa muganda wo gunkaabirira nga gusinziira mu ttaka.
Explore ENTANDIKWA 4:10
5
ENTANDIKWA 4:15
Mukama n'amugamba nti: “Nedda. Buli alitta Kayini, aliwoolerwako eggwanga emirundi musanvu.” Awo Mukama n'ateeka ku Kayini akabonero, buli amulaba aleme okumutta.
Explore ENTANDIKWA 4:15
Home
Bible
Plans
Videos