YouVersion Logo
Search Icon

OLUYIMBA LW'ABAVUBUKA ABASATU Ennyanjula

Ennyanjula
Okusaba kwa Azariya n'Oluyimba lw'Abavubuka Abasatu, bye bimu ku bitundu ebyongerwa ku kitabo kya Daniyeli mu Bayibuli ey'Olugereeki. Ebitundu bino byongerwa wakati wa 3:23 ne 3:24 okulaga okusaba kwa Azariya n'oluyimba abavubuka abasatu lwe baayimba nga Kabaka Nebukadunezzari amaze okulagira basuulibwe mu kabiga k'omuliro ogubugujja.
Ebiri mu kitundu kino mu bufunze
Okusaba kwa Azariya 1-22
Okunnyonnyola akabiga k'omuliro 23-27
Oluyimba lw'Abavubuka Abasatu 28-68

Highlight

Share

Copy

None

Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in