1
HABAKUUKU 3:17-18
Luganda Bible 2003
Emitiini ne bwe gitamulisa, n'emizabbibu ne gitabala, emizayiti ne bwe gifa, emmere mu nnimiro n'etekula, embuzi ne bwe ziggwa mu kisibo, n'ente ne zitaba mu biraalo naye era ndisanyuka ne njaguza kubanga Mukama, Katonda, ye Mulokozi wange.
Compare
Explore HABAKUUKU 3:17-18
2
HABAKUUKU 3:19
Mukama, Katonda ye ampa amaanyi. Bwe ntambula ku nsozi, ye anyweza ebigere byange ng'eby'empeewo. Ebyo bya mukulu w'abayimbi, ebigendera ku bivuga byange eby'enkoba.
Explore HABAKUUKU 3:19
3
HABAKUUKU 3:2
Ayi Mukama, mpulidde ky'okoze ne ntya. Kaakati ddamu okukola ebyo bye wakolanga edda. Saasira ne bw'osunguwala!
Explore HABAKUUKU 3:2
Home
Bible
Plans
Videos