Olubereberye 8:11

Olubereberye 8:11 LBR

Ejjiba ne likomawo olw'eggulo nga lirina akakoola akabisi ak'omuzeeyituuni mu kamwa kaalyo. Nuuwa n'alyoka amanya nti amazzi gakendedde ku nsi.