Olubereberye 14:22-23

Olubereberye 14:22-23 LBR

Ibulaamu n'agamba kabaka w'e Sodoma nti, “Ngolola omukono gwange eri Mukama Katonda ali waggulu ennyo, nannyini ggulu n'ensi, nga ndayira nti, Sijja kutwala kintu kyo nakimu, wadde akaguwa oba akakoba akasiba engatto, oleme kwogera nti, ‘Nze ngaggawazizza Ibulaamu.’