Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Olubereberye 7

1

Olubereberye 7:1

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

Mukama n'agamba Nuuwa nti, “Yingira ggwe n'ennyumba yo yonna mu lyato, kubanga nkulabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange mu mulembe guno.

Compara

Explorar Olubereberye 7:1

2

Olubereberye 7:24

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

Amazzi ne gasigala nga gatumbidde ku nsi okumala ennaku kikumi mu ataano (150).

Compara

Explorar Olubereberye 7:24

3

Olubereberye 7:11

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

Mu mwaka ogwolukaaga (600) ogw'obulamu bwa Nuuwa, mu mwezi ogwokubiri, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu (17), ensulo zonna ez'omu nnyanja ennene ne zizibukuka.

Compara

Explorar Olubereberye 7:11

4

Olubereberye 7:23

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

Mukama n'asangula buli kiramu kyonna ku nsi: abantu, n'ensolo n'ebyewalula ku ttaka, n'ebibuuka mu bbanga. Nuuwa n'asigalawo yekka, n'abo abaali awamu naye mu lyato.

Compara

Explorar Olubereberye 7:23

5

Olubereberye 7:12

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

Enkuba n'etonnya ku nsi okumala ennaku ana (40), emisana n'ekiro.

Compara

Explorar Olubereberye 7:12

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

Inici

La Bíblia

Plans

Vídeos