1
Olubereberye 19:26
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Lutti yali akulembeddemu, naye mukaziwe eyali amugoberera, n'atunula emabega, n'afuuka empagi ey'omunnyo.
Compara
Explorar Olubereberye 19:26
2
Olubereberye 19:16
Naye Lutti bwe yeekunya; Mukama n'amusaasira, abasajja ne balyoka bakwata ku mukono gwa Lutti, ne mukazi we, ne bawala be bombi, ne babafulumya ebweru w'ekibuga.
Explorar Olubereberye 19:16
3
Olubereberye 19:17
Awo bwe baamala okubaggiramu ddala, omu ku basajja n'abagamba nti, “Mudduke muleme okufa; temutunula mabega, era temulwa mu lusenyi lwonna; muddukire ku lusozi, muleme okuzikirizibwa.”
Explorar Olubereberye 19:17
4
Olubereberye 19:29
Awo Katonda bwe yazikiriza ebibuga eby'omu lusenyi, Lutti mwe yabeeranga, Katonda n'ajjukira Ibulayimu; n'akkiriza Lutti ave mu bibuga ebyo aleme okufa.
Explorar Olubereberye 19:29
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos