YouVersion Logo
Search Icon

ZEKARIYA 8:16-17

ZEKARIYA 8:16-17 LB03

Bino bye muteekwa okukolanga: buli omu abuulirenga munne amazima. Mu mbuga z'amateeka, musalenga emisango mu bwenkanya mu ngeri ereeta emirembe. Mulemenga kulowooza mu mitima gyammwe kukola kabi ku bannammwe. Mulemenga kulayira bya bulimba, kubanga nkyawa obulimba n'obutali bwenkanya, n'obukambwe.”

Video for ZEKARIYA 8:16-17