MARIKO 10:6-8
MARIKO 10:6-8 LB03
Naye okuva ku ntandikwa ensi lwe yatondebwa, ‘Katonda yatonda omusajja n'omukazi. N'olwekyo omusajja anaalekanga kitaawe ne nnyina, n'abeera ne mukazi we, bombi ne baba omuntu omu.’ Olwo nga tebakyali babiri, wabula omuntu omu.