HABAKUUKU 2:2-3
HABAKUUKU 2:2-3 LB03
Awo Mukama n'anziramu nti: “Bye nkulaga biwandiike obyole bulungi ku bipande, bibe byangu okusoma. Bikuume mu buwandiike, kubanga bikyalinda ekiseera kyabyo kituuke. Naye ekiseera tekirirwa, bye nkulaga bituukirire. Ne bwe kirabika nti kirwawo kirindirire, tekirirema kujja, era kiryanguwako.