ENTANDIKWA 48:15-16
ENTANDIKWA 48:15-16 LB03
N'asabira Yosefu omukisa,n'agamba nti: “Katonda, jjajjange Aburahamu ne kitange Yisaaka gwe baaweerezanga, Katonda eyandabiriranga okuva mu buto bwange okutuusa kaakano, awe abaana bano omukisa. Malayika eyannunula mu buli kabi konna, abawe omukisa. Erinnya lyange n'erya jjajjange Aburahamu, n'erya kitange Yisaaka, gatuumibwenga mu bo. Bazaale abaana bangi, bafune abazzukulu bangi nnyo ku nsi.”