EBIKOLWA 5:38-39
EBIKOLWA 5:38-39 LB03
Kale nno kaakano mbagamba nti muve ku bantu bano, mubaleke, kubanga ebyo bye bateekateeka ne bye bakola bwe biba nga bya bantu buntu, bijja kuggwaawo. Naye bwe biba nga bya Katonda, temusobola kubizikiriza. Era muyinza okwejjuukiriza nga mulwanagana na Katonda!” Olukiiko ne lugoberera amagezi ga Gamaliyeeli.