Mar 6:41-43
Mar 6:41-43 BIBU1
Awo n'atoola emigaati etaano n'ebyennyanja ebibiri, n'atunula ku ggulu, ne yeebaza, emigaati n'agimenyamu, n'agikwasa abayigirizwa be bagigabire abantu; n'ebyennyanja n'abigabira bonna. Bonna ne balya ne bakkuta. Ne baggyawo ebisero kkumi na bibiri ebijjudde obutundutundu n'ebyennyanja.