Luk 5:5-6
Luk 5:5-6 BIBU1
Simoni n'ayanukula n'amugamba nti: “Muyigiriza, twamaze ekiro kyonna nga tutegana, tetwakwasizza kantu. Naye olw'ekigambo kyo, nnaasuula akatimba.” Bwe baakola ekyo, ne bakwasa ebyennyanja kafukunya, n'akatimba kaabwe nga kajula kuyulika.