YouVersion Logo
Search Icon

Luk 4:9-12

Luk 4:9-12 BIBU1

Era n'amutwala e Yeruzaalemu, n'amussa ku kitikkiro ky'Ekiggwa, n'amugamba nti: “Oba oli Mwana wa Katonda, weesuule wansi okuva wano; kubanga kyawandiikibwa nti: “ ‘Aliragira bamalayika be ku ggwe bakukuume;’ Era nti: “ ‘Balikutwalira mu mikono gyabwe, oleme kukoona kigere kyo ku jjinja.’ ” Yezu n'ayanukula n'amugamba nti: “Baagamba nti: ‘Tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”