Yow 9:2-3
Yow 9:2-3 BIBU1
Abayigirizwa be ne bamubuuza nti: “Rabbi, ono okuzaalibwa nga muzibe ani yayonoona, ye nandiki bazadde be?” Yezu n'addamu nti: “Ono tayonoonanga newandibadde bazadde be, naye gwaba gutyo ebikolwa bya Katonda biryoke byolekebwe mu ye.