Yow 19:26-27
Yow 19:26-27 BIBU1
Yezu bwe yalaba nnyina n'omuyigirizwa gwe yali aganzizza ng'ayimiridde awo kumpi, n'agamba nnyina nti: “Mukazi, omwana wo wuuno!” Ate n'agamba omuyigirizwa nti: “Nnyoko wuuno!” Okuva mu kaseera ako omuyigirizwa n'amutwala ewuwe.