YouVersion Logo
Search Icon

Okubikkulirwa 7:3-4

Okubikkulirwa 7:3-4 LBR

ng'ayogera nti, “Temwonoona nsi, newakubadde ennyanja, newakubadde emiti, okutuusa lwe tulimala okuteeka envumbo ku byenyi by'abaweereza ba Katonda waffe.” Ne mpulira omuwendo gwabwe abaateekebwako envumbo, nga baali emitwalo kkumi n'ena mu enkumi nnya (144,000) okuva mu buli kika ky'abaana ba Isiraeri.