1
MARIKO 16:15
Luganda Bible 2003
Era n'abagamba nti: “Mugende mu nsi zonna, mutegeeze abantu bonna Amawulire Amalungi.
Compare
Explore MARIKO 16:15
2
MARIKO 16:17-18
“Abakkiriza balikola ebyamagero bino: mu linnya lyange baligoba emyoyo emibi ku bantu; balyogera mu nnimi ze batayiganga; singa balikwata emisota, era singa balinywa ekintu kyonna ekitta, tebalibaako kabi. Balikwata ku balwadde, abalwadde abo ne bawona.”
Explore MARIKO 16:17-18
3
MARIKO 16:16
Buli akkiriza era n'abatizibwa, alirokolebwa, naye atakkiriza, omusango gulimusinga.
Explore MARIKO 16:16
4
MARIKO 16:20
Awo abayigirizwa be ne bagenda ne bategeeza abantu wonna wonna Amawulire Amalungi. Mukama n'ababeeranga, era n'akakasanga obubaka bwabwe ng'abakozesa ebyamagero.]
Explore MARIKO 16:20
5
MARIKO 16:6
N'abagamba nti: “Muleke kuwuniikirira. Munoonya Yesu Omunazaareeti eyakomererwa ku musaalaba. Wano taliiwo. Azuukidde. Mulabe, kino kye kifo we baabadde bamutadde.
Explore MARIKO 16:6
6
MARIKO 16:4-5
Ejjinja eryo lyali ddene nnyo. Naye bwe beetegereza, ne balaba nga liyiringisiddwa, ne liggyibwa ku mulyango gw'entaana. Bwe baayingira mu ntaana, ne balaba omuvubuka ng'atudde ku ludda olwa ddyo, ng'ayambadde ekkanzu enjeru, ne bawuniikirira.
Explore MARIKO 16:4-5
Home
Bible
Plans
Videos