1
OKUVA E MISIRI 4:11-12
Luganda Bible 2003
Mukama n'amugamba nti: “Ani yakola akamwa k'omuntu? Ani amufuula kasiru, oba kiggala? Ani amuwa okulaba oba okuba muzibe? Si ye Nze Mukama? Kale kaakano genda, ndikusobozesa okwogera, era ndikutegeeza by'olyogera.”
Compare
Explore OKUVA E MISIRI 4:11-12
2
OKUVA E MISIRI 4:10
Musa n'agamba Mukama nti: “Ayi Mukama, sibangako mwogezi mulungi okuva ddi na ddi, wadde okuva lwe watandise okwogera nange, kubanga soogera mangu, era ntamattama.”
Explore OKUVA E MISIRI 4:10
3
OKUVA E MISIRI 4:14
Awo Mukama n'asunguwalira Musa, n'agamba nti: “Muganda wo Arooni Omuleevi taliiwo? Mmanyi ng'ayinza okwogera obulungi. Era wuuyo ajja okukusisinkana, era bw'anaakulaba, ajja kusanyuka.
Explore OKUVA E MISIRI 4:14
Home
Bible
Plans
Videos