1
EBIKOLWA 6:3-4
Luganda Bible 2003
Kale abooluganda, mulonde mu mmwe abasajja musanvu be musiima, abajjudde Mwoyo Mutuukirivu n'amagezi, be tuba tukwasa omulimu ogwo. Naye ffe tujja kwemalira ku kusinza Katonda na kuyigiriza kigambo kye.”
Compare
Explore EBIKOLWA 6:3-4
2
EBIKOLWA 6:7
Awo ekigambo kya Katonda ne kyeyongera okubuna. Mu Yerusaalemu omuwendo gw'abayigirizwa ne gugenda nga gweyongera, ne bakabona bangi ne bafuuka abagoberezi ba Yesu.
Explore EBIKOLWA 6:7
Home
Bible
Plans
Videos