1
Mat 25:40
BIBULIYA ENTUKUVU
Kabaka alibaddamu nti: ‘Mazima mbagamba nti nga bwe mwakikolera omu ku baganda bange bano abasingayo obuto, mwakikolera nze.’
Compare
Explore Mat 25:40
2
Mat 25:21
Mukama we n'amugamba nti: ‘Weebale, omuweereza omulungi omwesigwa, kubanga wali mwesigwa mu bitono, nzija kukukwasa ebingi. Kale yingira mu ssanyu lya mukama wo.’
Explore Mat 25:21
3
Mat 25:29
Kubanga buli alina aliweebwa n'afuna na biyitirivu; naye atalina ne ky'alina kirimuggyibwako.
Explore Mat 25:29
4
Mat 25:13
Awo nno mwekuumenga, kubanga temumanyi lunaku na kaseera.”
Explore Mat 25:13
5
Mat 25:35
Kubanga bwe nali nnumwa enjala, mwampa ku kyokulya; bwe nali nnumwa ennyonta, mwampa ku kyokunywa; bwe nali omugenyi mwannyaniriza
Explore Mat 25:35
6
Mat 25:23
Mukama we n'amugamba nti: ‘Weebale omuweereza omulungi, omwesigwa; kubanga wali mwesigwa mu bitono, nzija kukukwasa ebingi. Kale yingira mu ssanyu lya mukama wo.’
Explore Mat 25:23
7
Mat 25:36
bwe nali obwereere, mwannyambaza; bwe nali omulwadde, mwannambula; bwe nali mu kkomera, mwantuukako.’
Explore Mat 25:36
Home
Bible
Plans
Videos