1
Luk 16:10
BIBULIYA ENTUKUVU
N'abeera omwesigwa mu bitono aba mwesigwa ne mu bingi; n'aba omulyazaamaanyi mu bitono aba mulyazaamaanyi ne mu bingi.
Compare
Explore Luk 16:10
2
Luk 16:13
Mpaawo muweereza asobola kuweereza baami babiri; kubanga oba alikyawako omu, n'ayagala omulala, oba alyesiba ku omu, omulala n'amunyooma. Temuyinza kuweereza Katonda na byabugagga.”
Explore Luk 16:13
3
Luk 16:11-12
Kale oba temwali beesigwa mu bugagga obubi, obugagga ddala ani alibubakwasa? Obanga temwali beesigwa ku bya beene, ebyammwe ddala ani alibibakwasa?
Explore Luk 16:11-12
4
Luk 16:31
N'amuddamu nti: ‘Bwe batawulira Musa na balanzi, oli ne bw'anaazuukira okuva mu bafu, tebagenda kukkiriza.’ ”
Explore Luk 16:31
5
Luk 16:18
“Buli agoba mukazi we n'awasa omulala, aba ayenze; n'oyo awasa omukazi agobeddwa ku bba, aba ayenze.
Explore Luk 16:18
Home
Bible
Plans
Videos