1
Yow 8:12
BIBULIYA ENTUKUVU
Era Yezu n'ayongera okwogera nabo, n'agamba nti: “Nze kitangaala ky'ensi; angoberera tatambulira mu kizikiza; alibeera n'ekitangaala eky'obulamu.”
Compare
Explore Yow 8:12
2
Yow 8:32
mulitegeera amazima, n'amazima galibafuula ab'eddembe.”
Explore Yow 8:32
3
Yow 8:31
Abayudaaya abaamukkiriza Yezu n'abagamba nti: “Bwe mulinywerera ku kigambo kyange, mulibeera bayigirizwa bange ddala
Explore Yow 8:31
4
Yow 8:36
Omwana bw'aliba abanunudde, mulibeerera ddala ba ddembe.
Explore Yow 8:36
5
Yow 8:7
Kubanga baali tebatadde kumuteeteza, n'akutaamulukuka, n'abagamba nti: “Mu mmwe ataliiko kibi y'aba asooka okumukasuukirira ejjinja.”
Explore Yow 8:7
6
Yow 8:34
Yezu n'abaddamu nti: “Mbagambira ddala mazima nti buli akola ekibi, abeera muddu wa kibi.
Explore Yow 8:34
7
Yow 8:10-11
Yezu n'akutaamulukuka, n'amugamba nti: “Mukazi, baluwa? Tewali akusalidde musango?” Omukazi n'agamba nti: “Ssebo, tewali.” Yezu n'agamba nti: “Nange sijja kukusalira musango; genda, naye koma okwo, n'okuva kati togezanga kwonoona.”
Explore Yow 8:10-11
Home
Bible
Plans
Videos