Yow 8:10-11
Yow 8:10-11 BIBU1
Yezu n'akutaamulukuka, n'amugamba nti: “Mukazi, baluwa? Tewali akusalidde musango?” Omukazi n'agamba nti: “Ssebo, tewali.” Yezu n'agamba nti: “Nange sijja kukusalira musango; genda, naye koma okwo, n'okuva kati togezanga kwonoona.”