1
Yow 5:24
BIBULIYA ENTUKUVU
Mbagambira ddala mazima nti awulira ebigambo byange, n'akkiriza oli eyantuma, aba n'obulamu obutaggwaawo; talamulibwa, wabula avudde mu lumbe n'ayingira mu bulamu.
Compare
Explore Yow 5:24
2
Yow 5:6
Yezu bwe yamulaba ng'agalamidde awo, n'ategeera nga yaakamala ebbanga ddene, n'amugamba nti: “Oyagala okuwona?”
Explore Yow 5:6
3
Yow 5:39-40
Muwenja Ebiwandiiko, kubanga mulowooza nti mwe musanga obulamu obutaggwaawo; sso ate by'ebyo ebinjulira; sso mmwe mugaana okujja gye ndi okufuna obulamu.
Explore Yow 5:39-40
4
Yow 5:8-9
Yezu n'amugamba nti: “Golokoka, situla olunnyo lwo otambule.” Amangu ago omusajja oyo n'awona; n'asitula olunnyo lwe, n'atambula. Kazzi olunaku lwali lwa Sabbaato.
Explore Yow 5:8-9
5
Yow 5:19
Yezu n'abagamba nti: “Mbagambira ddala mazima nti Mwana ku bubwe tayinza kukola kantu, wabula era ng'alabye Taata ky'akola. Kubanga buli ky'akola ne Mwana ky'akola
Explore Yow 5:19
Home
Bible
Plans
Videos