1
Ebik 17:27
BIBULIYA ENTUKUVU
Katonda bamunoonyenga, bejjuukiriza bamuggukako ne bamuzuula; sso nno buli omu tamuli wala
Compare
Explore Ebik 17:27
2
Ebik 17:26
Ate ye yayisa mu muntu omu buli eggwanga ly'abantu, babeere ku lukalu lwonna olw'ensi, ng'akakasizza ebiro n'ensalo z'obutaka bwabwe
Explore Ebik 17:26
3
Ebik 17:24
Katonda eyakola ensi na byonna ebirimu, kubanga ye Mukama w'eggulu n'ensi, tasula mu biggwa ebyakolebwa emikono gy'abantu
Explore Ebik 17:24
4
Ebik 17:31
Kubanga yassaawo olunaku lw'aliramulirako ensi yonna mu butuufu, nga yeeyamba omuntu gwe yassaawo, n'amukakasa mu bantu bonna ng'amuzuukiza mu bafu.”
Explore Ebik 17:31
5
Ebik 17:29
Oba nno tuli ba lulyo lwa Katonda, tetwandirowoozezza ate nti Katonda afaanana nga zaabu oba ffeeza, yadde ejjinja, ekifaananyi ekivudde mu mulimu oba mu kugerengetanya kw'omuntu.
Explore Ebik 17:29
Home
Bible
Plans
Videos