1
Zabbuli 146:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Alina omukisa oyo alina Katonda wa Yakobo okuba omubeezi we, Asuubira Mukama Katonda we
Compare
Explore Zabbuli 146:5
2
Zabbuli 146:3
Temwesiganga balangira Newakubadde omwana w'omuntu, omutali buyambi bwonna.
Explore Zabbuli 146:3
3
Zabbuli 146:7-8
Abatuukiririza omusango abajoogebwa; Awa emmere abalumwa enjala; Mukama asumulula abasibe; Mukama azibula amaaso g'abazibe; Mukama ayimiriza abakutama; Mukama ayagala abatuukirivu
Explore Zabbuli 146:7-8
4
Zabbuli 146:6
Eyakola eggulu n'ensi, ennyanja, n'ebibirimu byonna; Akwata amazima ennaku zonna
Explore Zabbuli 146:6
5
Zabbuli 146:9
Mukama akuuma bannaggwanga; Awanirira atalina kitaawe ne nnamwandu; Naye ekkubo ery'ababi alivuunikirira ddala.
Explore Zabbuli 146:9
Home
Bible
Plans
Videos