1
Lukka 16:10
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Omuntu omwesigwa mu kintu ekitono, abeera mwesigwa ne mu kinene; n’oyo ataba mwesigwa mu kitono era ne mu kinene taba mwesigwa.
Compare
Explore Lukka 16:10
2
Lukka 16:13
“Tewali muddu ayinza kuweereza bakulu babiri. Kubanga alikyawako omu n’ayagala omulala, oba aliwulirako omu n’anyooma omulala. Toyinza kuweereza Katonda na mamona.”
Explore Lukka 16:13
3
Lukka 16:11-12
Kale obanga temwesigibwa mu bugagga obutali butuukirivu, ani agenda okubeesiga mu bugagga obw’amazima? Obanga toli mwesigwa ku by’omulala, kale ani alikwesiga n’akukwasa ebibyo?
Explore Lukka 16:11-12
4
Lukka 16:31
“Awo Ibulayimu n’amugamba nti, ‘Obanga tebagondera Musa ne bannabbi, newaakubadde alizuukira okuva mu bafu talibakkirizisa.’ ”
Explore Lukka 16:31
5
Lukka 16:18
“Omusajja yenna agoba mukazi we n’awasa omulala aba ayenze; n’oyo awasa omukazi agobeddwa, naye aba ayenze.”
Explore Lukka 16:18
Home
Bible
Plans
Videos