1
Zabbuli 40:1-2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Mu bugumikiriza nnalindirira Mukama, Nnantegera okutu, n'awulira okukaaba kwange. Yanzigya mu bunnya obw'okuzikirira, ne mu bitositosi, N'ateeka ebigere byange ku lwazi, n'annyweza nga ntambula.
Compare
Explore Zabbuli 40:1-2
2
Zabbuli 40:3
Yanjigiriza oluyimba oluggya, olutendereza Katonda waffe. Bangi abaliraba kino ne batya, Ne beesiga Mukama.
Explore Zabbuli 40:3
3
Zabbuli 40:4
Wa mukisa omuntu eyeesiga Mukama, Atassamu ba malala kitiibwa wadde abo abasinza ebitali Katonda.
Explore Zabbuli 40:4
4
Zabbuli 40:8
Nsanyuka okukola by'oyagala, Ayi Katonda wange, Era nkuuma amateeka go, mu mutima gwange munda.
Explore Zabbuli 40:8
5
Zabbuli 40:11
Naawe, Ayi Mukama, tolekaayo kunsaasira. Ekisa kyo n'amazima go binkuumenga ennaku zonna.
Explore Zabbuli 40:11
Home
Bible
Plans
Videos