1
Zabbuli 127:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Mukama bw'atazimba nnyumba, Abagizimba bakolera bwereere. Mukama bw'atakuuma kibuga, Omukuumi atunuulirira bwereere.
Compare
Explore Zabbuli 127:1
2
Zabbuli 127:3-4
Laba, abaana bwe busika bwa Mukama; N'ebibala eby'olubuto ye mpeera ye. Ng'obusaale bwe bubeera mu mukono gw'omuzira, Abaana ab'omu buvubuka bwe bali bwe batyo.
Explore Zabbuli 127:3-4
Home
Bible
Plans
Videos