1
Zabbuli 121:1-2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Nnaayimusa amaaso gange eri ensozi; Okubeerwa kwange kuliva wa? Okubeerwa kwange kuva eri Mukama, Eyakola eggulu n'ensi.
Compare
Explore Zabbuli 121:1-2
2
Zabbuli 121:7-8
Mukama anaakukuumanga eri obubi bwonna; Ono ye anaakuumanga emmeeme yo. Mukama anaakukuumanga amagenda go n'amadda, Okuva leero n'okutuuka emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 121:7-8
3
Zabbuli 121:3
Taliganya kigere kyo okusagaasagana; Akukuuma taabongootenga.
Explore Zabbuli 121:3
Home
Bible
Plans
Videos