1
Zabbuli 119:105
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Ekigambo kyo ye ttabaaza eri ebigere byange, N'omusana eri ekkubo lyange.
Compare
Explore Zabbuli 119:105
2
Zabbuli 119:11
Ntadde ekigambo kyo mu mutima gwange, Nneme okwonoona mu maaso go.
Explore Zabbuli 119:11
3
Zabbuli 119:9
Omuvubuka anaalongoosanga atya ekkubo lye? Nga yeegendereza ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Explore Zabbuli 119:9
4
Zabbuli 119:2
Balina omukisa abo abeekuuma bye yategeeza, Abamunoonya n'omutima gwabwe gwonna.
Explore Zabbuli 119:2
5
Zabbuli 119:114
Ggwe oli kifo kyange kye nneekwekamu, n'engabo yange: Nsuubira ekigambo kyo.
Explore Zabbuli 119:114
6
Zabbuli 119:34
Ompe amagezi, nange nneekuumanga amateeka go; Weewaawo, nnaagakwatanga n'omutima gwange gwonna.
Explore Zabbuli 119:34
7
Zabbuli 119:36
Okyuse omutima gwange eri ebyo bye wategeeza, So si eri kwegomba.
Explore Zabbuli 119:36
8
Zabbuli 119:71
Kwangasa okubonyaabonyezebwa; Ndyoke njige amateeka go.
Explore Zabbuli 119:71
9
Zabbuli 119:50
Eryo lye ssanyu lyange bwe mbonyaabonyezebwa: Kubanga ekigambo kyo kinzuukizizza.
Explore Zabbuli 119:50
10
Zabbuli 119:35
Ompise mu kkubo ly'ebyo bye walagira: Kubanga mu eryo mwe nsanyukira.
Explore Zabbuli 119:35
11
Zabbuli 119:33
Onjigirize, Ayi Mukama, ekkubo ery'amateeka go; Nange nnaalyekuumanga okutuusa enkomerero.
Explore Zabbuli 119:33
12
Zabbuli 119:28
Emmeeme yange esaanuuse olw'okunyiikaala: Ompe amaanyi ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Explore Zabbuli 119:28
13
Zabbuli 119:97
Amateeka go nga ngaagala! Ago ge nfumiitiriza okuzibya obudde.
Explore Zabbuli 119:97
Home
Bible
Plans
Videos