1
1 Abasessaloniika 1:2-3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Twebaza Katonda ku lwammwe mwenna ennaku zonna, nga tuboogerako mu kusaba kwaffe; nga tujjukira bulijjo mu maaso ga Katonda, omulimu gwammwe ogw'okukkiriza, n'okufuba okw'okwagala, n'okugumiikiriza okw'essuubi lyammwe mu Mukama waffe Yesu Kristo.
Compare
Explore 1 Abasessaloniika 1:2-3
2
1 Abasessaloniika 1:6
Nammwe ne mutugoberera ffe ne Mukama waffe, kubanga mwafuna ekigambo mu kubonaabona okungi, n'essanyu eriva mu Mwoyo Omutukuvu.
Explore 1 Abasessaloniika 1:6
Home
Bible
Plans
Videos