1
Olubereberye 7:1
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Awo MUKAMA n’agamba Nuuwa nti, “Yingira mu lyato, ggwe n’abantu bo bonna, kubanga nkulabye ng’oli mutuukirivu mu mulembe guno.
Qhathanisa
Hlola Olubereberye 7:1
2
Olubereberye 7:24
Amataba gaamala ku nsi ennaku kikumi mu ataano.
Hlola Olubereberye 7:24
3
Olubereberye 7:11
Mu mwaka ogw’olukaaga ogw’obulamu bwa Nuuwa, mu mwezi ogwokubiri, ku lunaku olw’ekkumi n’omusanvu olw’omwezi, ku lunaku olwo ensulo zonna ez’omu nnyanja ennene, ne ziggulwa lumu n’ebituli byonna eby’eggulu.
Hlola Olubereberye 7:11
4
Olubereberye 7:23
Buli kiramu kyonna ekyali ku nsi ne kimalibwawo: abantu, n’ensolo, na buli kitonde ekitambula ku nsi, n’ebinyonyi eby’omu bbanga ne bimalibwawo ku nsi. Nuuwa yekka n’abo be yali nabo mu lyato be baasigalawo.
Hlola Olubereberye 7:23
5
Olubereberye 7:12
Enkuba n’etonnya ku nsi okumala ennaku amakumi ana, emisana n’ekiro.
Hlola Olubereberye 7:12
Ikhaya
IBhayibheli
Amapulani
Amavidiyo