1
ENTANDIKWA 12:2-3
Luganda DC Bible 2003
Ndikuwa abazzukulu bangi, abaliba eggwanga eddene, era ndikuwa omukisa, era ndikuza erinnya lyo, obeerenga wa mukisa. Ndiwa omukisa abo abakusabira omukisa, era ndikolimira oyo alikukolimira. Era mu ggwe amawanga gonna mwe galiweerwa omukisa.
Krahaso
Eksploroni ENTANDIKWA 12:2-3
2
ENTANDIKWA 12:1
Awo Mukama n'agamba Aburaamu nti: “Va mu nsi yo, oleke baganda bo n'ennyumba ya kitaawo, ogende mu nsi gye ndikulaga.
Eksploroni ENTANDIKWA 12:1
3
ENTANDIKWA 12:4
Awo Aburaamu bwe yali awezezza emyaka nsanvu mu etaano egy'obukulu, n'ava mu Harani, nga Mukama bwe yamugamba. Ne Looti n'agenda naye.
Eksploroni ENTANDIKWA 12:4
4
ENTANDIKWA 12:7
Mukama n'alabikira Aburaamu n'agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno.” Aburaamu n'azimbira eyo alutaari Mukama eyamulabikira.
Eksploroni ENTANDIKWA 12:7
Kreu
Bibla
Plane
Video