ENTANDIKWA 18:23-24
ENTANDIKWA 18:23-24 LBWD03
Aburahamu n'asembera kumpi, n'abuuza nti: “Ddala abatalina musango onoobazikiririza wamu n'abalina omusango? Mu kibuga bwe munaabeeramu abantu amakumi ataano abatalina musango, onoozikiriza ekibuga kyonna, n'otokisonyiwa olw'abatalina musango amakumi ataano abakirimu?