YouVersion
Pictograma căutare

Olubereberye 13:10

Olubereberye 13:10 EEEE

Lutti n’ayimusa amaaso ge, n’alaba ekiwonvu kya Yoludaani nga kirungi, nga kirimu amazzi buli wantu nga kifaanana ng’ennimiro ya MUKAMA; nga kiri ng’ensi ya Misiri ku luuyi olwa Zowaali. Kino kyaliwo nga MUKAMA tannazikkiriza Sodomu ne Ggomola.