1
Olubereberye 14:20
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Era Katonda Ali Waggulu Ennyo agulumizibwe agabudde abalabe bo mu mikono gyo.” Awo Ibulaamu n’amuwa ekitundu eky’ekkumi ekya buli kimu.
Compară
Explorează Olubereberye 14:20
2
Olubereberye 14:18-19
Ne Merukizeddeeki kabaka wa Ssaalemi eyali kabona wa Katonda Ali Waggulu Ennyo n’aleeta omugaati n’envinnyo. N’asabira Ibulaamu omukisa ng’agamba nti, “Katonda Ali Waggulu Ennyo Omutonzi w’eggulu n’ensi awe Ibulaamu omukisa.
Explorează Olubereberye 14:18-19
3
Olubereberye 14:22-23
Naye Ibulaamu n’addamu kabaka wa Sodomu nti, “Ndayira MUKAMA Katonda Ali Waggulu Ennyo, Omutonzi w’eggulu n’ensi, sijja kutwala wadde akawuzi oba akakoba akasiba engatto, oba ekintu kyonna ekikyo, oleme okugamba nti, ‘Ngaggawazza Ibulaamu.’
Explorează Olubereberye 14:22-23
Acasă
Biblia
Planuri
Videoclipuri