1
Olubereberye 11:6-7
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
MUKAMA n’ayogera nti, “Laba, bali omuntu omu, era boogera olulimi lumu! Era eno ntandikwa butandikwa ey’ebyo bye banaakola; era tewali kye banaateesa kukola ekinaabalemerera. Mujje, tukke wansi tutabuletabule olulimi lwabwe, baleme kutegeeragana.”
Compară
Explorează Olubereberye 11:6-7
2
Olubereberye 11:4
Awo ne bagamba nti, “Mujje twezimbire ekibuga, tutuuse omunaala gwakyo ku ggulu; twekolere erinnya, tuleme okusaasaanyizibwa okubuna ensi yonna.”
Explorează Olubereberye 11:4
3
Olubereberye 11:9
Ekibuga ekyo erinnya lyakyo kye lyava liyitibwa Babiri, kubanga eyo MUKAMA gye yatabuliratabulira olulimi lw’ensi yonna. Eyo MUKAMA gye yabasaasaanyiza okubuna ensi yonna.
Explorează Olubereberye 11:9
4
Olubereberye 11:1
Ensi yonna yalina olulimi lumu, nga bakozesa ebigambo bye bimu.
Explorează Olubereberye 11:1
5
Olubereberye 11:5
Naye MUKAMA nakka okulaba ekibuga n’omunaala, abaana b’abantu kye baali bazimba.
Explorează Olubereberye 11:5
6
Olubereberye 11:8
Bw’atyo MUKAMA n’abasaasaanya ne babuna ensi yonna, n’ekibuga kyabwe ne batakimaliriza.
Explorează Olubereberye 11:8
Acasă
Biblia
Planuri
Videoclipuri