YouVersion Logo
Search Icon

ENTANDIKWA 1:9-10

ENTANDIKWA 1:9-10 LBWD03

Katonda n'agamba nti: “Amazzi agali wansi w'eggulu, gakuŋŋaanire mu kifo kimu, olukalu lulabike.” Ne kiba bwe kityo. Olukalu n'aluyita “Ensi,” ate ekkuŋŋaaniro ly'amazzi, n'aliyita “Ennyanja.” Katonda n'alaba nga birungi.

Free Reading Plans and Devotionals related to ENTANDIKWA 1:9-10