Olubereberye 14:18-19
Olubereberye 14:18-19 LUG68
Ne Merukizeddeeki kabaka w'e Ssaalemi n'aleta enmere n'omwenge: era ye yali kabona wa Katonda ali waggulu ennyo. N'amusabira omukisa, n'ayogera nti Ibulaamu aweebwe omukisa, Katonda ali waggulu ennyo, nannyini ggulu n'ensi