1
Amas 15:6
BIBULIYA ENTUKUVU
Yakkiriza Omukama; Omukama n'akimubalira ng'obutuukirivu.
Compare
Explore Amas 15:6
2
Amas 15:1
Oluvannyuma, Omukama n'alabikira Aburaamu n'amugamba nti: “Aburaamu, leka kutya. Nze ngabo yo, n'empeera yo eriba nnene nnyo.”
Explore Amas 15:1
3
Amas 15:5
Era n'amufulumya ebweru n'amugamba nti: “Tunuulira eggulu; kale bala emmunyeenye oba osobola.” N'amugamba nti: “Ezzadde lyo bwe liriba lityo.”
Explore Amas 15:5
4
Amas 15:4
Naye ekigambo ky'Omukama ne kimujjira nti: “Oyo si y'anaakusikira, wabula gwe weezaalidde yennyini ye w'okukusikira.”
Explore Amas 15:4
5
Amas 15:13
Ne wabaawo ayogera gy'ali nti: “Tegeerera ddala nti ezzadde lyo liribeera mu nsi eteri yaabwe, balibafuula baddu, balibabonyaabonya okumala emyaka ebikumi bina.
Explore Amas 15:13
6
Amas 15:2
Aburaamu n'agamba nti: “Mukama Katonda, olimpa ki? Wuuno ŋŋenda nga sirese mwana, n'omusika w'ennyumba yange ye Eliyezeri ow'e Damasiko.”
Explore Amas 15:2
7
Amas 15:18
Ku olwo Omukama yakuba endagaano ne Aburaamu ng'agamba nti: “Ezzadde lyo ndiwa ensi eno okuva ku mugga gw'e Misiri okutuuka ku mugga omunene Furaati
Explore Amas 15:18
8
Amas 15:16
Mu zzadde eryokuna lwe balikomawo wano; anti n'okutuusa kati obwonoonefu bw'Abaamori buliba tebunafundikira.”
Explore Amas 15:16
Home
Bible
Plans
Videos