1
Olubereberye 18:14
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Waliwo ekirema Mukama? Mu biro ebyateekebwawo ndikomawo w'oli, ekiseera bwe kiridda, ne Saala alizaala omwana ow'obulenzi.
Compare
Explore Olubereberye 18:14
2
Olubereberye 18:12
Saala n'aseka munda ye, ng'ayogera nti Nga mmaze okukaddiwa ndisanyuka, era ne mukama wange ng'akaddiye?
Explore Olubereberye 18:12
3
Olubereberye 18:18
kubanga Ibulayimu talirema kufuuka ggwanga ddene ery'amaanyi, era amawanga gonna ag'omu nsi galiweerwa omukisa mu ye.
Explore Olubereberye 18:18
4
Olubereberye 18:23-24
Ibulayimu n'asembera, n'ayogera nti Olizikiriza abatuukirivu awamu n'ababi? Mpozzi mu kibuga mulimu abatuukirivu ataano: olizikiriza ekifo n'otokisonyiwa ku bwa batuukirivu ataano abakirimu?
Explore Olubereberye 18:23-24
5
Olubereberye 18:26
Mukama n'ayogera nti Bwe nnaalaba mu Sodoma abatuukirivu ataano munda mu kibuga, ne ndyoka nsonyiwa ekifo kyonna ku bwabwe.
Explore Olubereberye 18:26
Home
Bible
Plans
Videos