1
Olubereberye 9:12-13
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Katonda n’agamba nti, “Kano ke kabonero ke nteeka wakati wange nammwe, na buli kitonde ekiramu ekiri nammwe, era n’ab’emirembe egiriddawo. Nteeka musoke wange mu kire, nga ke kabonero ak’endagaano wakati wange n’ensi.
Compare
Olubereberye 9:12-13ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
2
Olubereberye 9:16
Musoke bw’anaabanga ku bire, nnaamutunuuliranga ne nzijukira endagaano eteriggwaawo eriwo wakati wa Katonda na buli kitonde ekiramu ekiri ku nsi.”
Olubereberye 9:16ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
3
Olubereberye 9:6
“Buli anaayiwanga omusaayi gw’omuntu, n’ogugwe gunaayiibwanga, kubanga mu kifaananyi kya Katonda, Katonda mwe yakolera omuntu.
Olubereberye 9:6ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
4
Olubereberye 9:1
Awo Katonda n’awa Nuuwa ne batabani be omukisa n’agamba nti, “Muzaale mwale mweyongerenga nnyo mujjuze ensi.
Olubereberye 9:1ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
5
Olubereberye 9:3
Buli kintu ekiramu, ekitambula onookiryanga. Nga bwe nakuwa ebimera, kaakano nkuwa buli kintu.
Olubereberye 9:3ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
6
Olubereberye 9:2
Ensolo zonna ez’omu nsiko, n’ebinyonyi eby’omu bbanga, na buli ekitambula ku nsi, buli ekiri mu nnyanja, byonna binaakutyanga, mbikuwadde mu mikono gyo.
Olubereberye 9:2ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
7
Olubereberye 9:7
Naye ggwe onoozaalanga ne weeyongera obungi. Oneeyongeranga ku nsi.”
Olubereberye 9:7ਪੜਚੋਲ ਕਰੋ
Home
ਬਾਈਬਲ
Plans
ਵੀਡੀਓ