1
Olubereberye 5:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Enoka n'atambulira wamu ne Katonda, so n'atabeerawo; kubanga Katonda yamutwala.
နှိုင်းယှဉ်
Olubereberye 5:24ရှာဖွေလေ့လာလိုက်ပါ။
2
Olubereberye 5:22
Enoka bwe yamala okuzaala Mesuseera n'awangaala emyaka emirala bisatu (300), ng'atambulira wamu ne Katonda. Yazaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Olubereberye 5:22ရှာဖွေလေ့လာလိုက်ပါ။
3
Olubereberye 5:1
Kino kye kitabo ky'olunnyiriri lwa Adamu. Katonda bwe yatonda omuntu, yamukolera mu kifaananyi kya Katonda.
Olubereberye 5:1ရှာဖွေလေ့လာလိုက်ပါ။
4
Olubereberye 5:2
Ya batonda omusajja n'omukazi; n'abawa omukisa. Bwe yabatonda n'abayita omuntu.
Olubereberye 5:2ရှာဖွေလေ့လာလိုက်ပါ။
ပင်မစာမျက်နှာ
ကျမ်းစာ
အစီအစဉ်
ဗီဒီယို