Logo YouVersion
AlkitabPelanVideo
Dapatkan apl
Pemilih Bahasa
Ikon Carian

Ayat Alkitab yang Popular daripada Olubereberye 11

1

Olubereberye 11:6-7

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

MUKAMA n’ayogera nti, “Laba, bali omuntu omu, era boogera olulimi lumu! Era eno ntandikwa butandikwa ey’ebyo bye banaakola; era tewali kye banaateesa kukola ekinaabalemerera. Mujje, tukke wansi tutabuletabule olulimi lwabwe, baleme kutegeeragana.”

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:6-7

2

Olubereberye 11:4

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

Awo ne bagamba nti, “Mujje twezimbire ekibuga, tutuuse omunaala gwakyo ku ggulu; twekolere erinnya, tuleme okusaasaanyizibwa okubuna ensi yonna.”

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:4

3

Olubereberye 11:9

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

Ekibuga ekyo erinnya lyakyo kye lyava liyitibwa Babiri, kubanga eyo MUKAMA gye yatabuliratabulira olulimi lw’ensi yonna. Eyo MUKAMA gye yabasaasaanyiza okubuna ensi yonna.

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:9

4

Olubereberye 11:1

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

Ensi yonna yalina olulimi lumu, nga bakozesa ebigambo bye bimu.

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:1

5

Olubereberye 11:5

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

Naye MUKAMA nakka okulaba ekibuga n’omunaala, abaana b’abantu kye baali bazimba.

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:5

6

Olubereberye 11:8

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

Bw’atyo MUKAMA n’abasaasaanya ne babuna ensi yonna, n’ekibuga kyabwe ne batakimaliriza.

Bandingkan

Selidiki Olubereberye 11:8

Bab Sebelumnya
Bab Seterusnya
YouVersion

Mendorong dan mencabar anda untuk mencari hubungan rapat dengan Allah setiap hari.

Pelayanan

Perihal

Kerjaya

Jadi Sukarelawan

Blog

Akhbar

Pautan Berguna

Bantuan

Menderma

Versi Alkitab

Alkitab Audio

Bahasa Alkitab

Ayat Hari Ini


Pelayanan Digital

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

Polisi PrivasiTerma
Program Pendedahan Kerentanan
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

Halaman Utama

Alkitab

Pelan

Video